Zabbuli 78:40
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
40 (A)Baamujeemeranga nnyo bwe baali mu ddungu;
ne banakuwaza nnyo omutima gwe.
Zabbuli 51:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Tongoba w’oli,
era tonzigyako Mwoyo wo Omutukuvu.
Ebikolwa by’Abatume 7:51
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
51 (A)“Mmwe abalina ensingo enkakanyavu, abatakomolebwanga mu mutima wadde amatu, muwakanya Mwoyo Mutukuvu bulijjo; era bajjajjammwe nga bwe baali, nammwe bwe mutyo bwe muli.
Read full chapter
Abaefeso 4:30
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
30 (A)Era temunakuwazanga Mwoyo Mutukuvu wa Katonda, eyabateekako akabonero akalaga nga mwanunulibwa.
Read full chapter
Zabbuli 106:40
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
40 (A)Mukama kyeyava asunguwalira abantu be,
n’akyawa ezzadde lye.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.